Amasomero Gapaaluusizza Ffiizi Ku Bagenda mu S5-Agamu Gasabye Obukadde Busatu

Oluvanyuma lw’okusunsula abayizi abagenda mu S5 okuggwa, agamu ku masomero amagundiivu gafulumizza ebisale kwe gagenda okuyingiriza abayizi mu S5. Wabula ebisale bino birese bangi nga bakutte ku mimwa, n’abamu tebamanyi oba abaana baabwe banaasobola okusoma olw’embeera y’eby’enfuna eya kanaayokya ani egenda mu maaso mu ggwanga. Mu masomero agasinze okupaluusa ebisale g’ego agali mu masekkati g’eggwanga, … Continue reading Amasomero Gapaaluusizza Ffiizi Ku Bagenda mu S5-Agamu Gasabye Obukadde Busatu