Bp. Kagodo Asembezza Rev. Mereewooma Eyagobeddwa e Namirembe!

Oluvannyuma lw’omulabirizi w’e Namirembe, Moses Banja okutaama okukirako enjuki enkubemu ejjinja, n’akaawa okukirako omususa n’agoba omwawule gw’abadde yaakasindika mu busumba bw’e Kitegoba mu busaabadinkoni bw’e Gayaza, Rev. Abel Sserwanja Mereewooma olw’ensonga ezikyatankanibwa, kyaddaaki ye Omulabirizi w’e Mukono, Enos Kitto Kagodo ono amuddiddemu nga Kabaka bwe yaddira mu b’obugulu obutono, amusembezza mu bulabirizi bwe. Amawulire agatannakakasibwa … Continue reading Bp. Kagodo Asembezza Rev. Mereewooma Eyagobeddwa e Namirembe!