Dr. Chapman, Omuzungu Ajjanjabye Amannyo mu Mengo Hospital Emyaka 45 Asiibudde

Obwakabaka bwa Buganda busiimye emirimu gya Dr. Ken Chapman Kigozi Omuzungu abadde omusawo w’amannyo okumala emyaka 45 mu ddwaliro lya Mengo. Katikkiro Charles Peter Mayiga bw’abadde asisinkanye Dr. Chapman n’abakulu okuva mu ddwaaliro abakedde Embuga olwa leero, amwebazizza olw’okutuusa obujjanjabi ate n’okutendeka abantu mu nsonga z’amannyo. Ono era amwebazizza olw’okwagala Obuwangwa bwa Buganda n’atuuka n’okuyiga … Continue reading Dr. Chapman, Omuzungu Ajjanjabye Amannyo mu Mengo Hospital Emyaka 45 Asiibudde