Dr. Daisy Ssonko Amaze N’alangirirwa ku Buwanguzi e Mukono mu Kamyufu ka NRM

Daisy alangiriddwa ku bululu 4,067 n’addirirwa Ssenyonga ku bululu 3,544, Robert Mugabe ku bululu 792 ne Herbert Omoding ku bululu 344. Olwa Peace Kusasira ne Nakavubu Terunnaggwa, Alangiridde Okuddamu Okwambalagana Naye mu ka Bonna Kyaddaaki Dr. Daisy Sarah Ssonko Nabatanzi alangiriddwa ku buwanguzi ku kifo ky’anaakwatira NRM bendera mu kuvuganya ku kifo ky’omubaka wa palamenti … Continue reading Dr. Daisy Ssonko Amaze N’alangirirwa ku Buwanguzi e Mukono mu Kamyufu ka NRM