Omuyimbi w’ennyimba z’omukwano yajjuzza Colline Hotel e Mukono ku Lwomukaaga mu kivvulu kye yatuumye Nalongo concert. Biibino ebifaananyi 35 eby’enjawulo ebyabadde mu kivvulu kino.
Lutalo yawerekeddwako abayimbi bangi ate ab’amaanyi omuli Mesach Ssemakula, Spice Diana, Betty Mpologoma, Coco Finger, Kapa Cat, Haruna Mubiru n’abalala bangi.