Kitalo! Msgr. Expedito Magembe Ow’e Bukalango Afudde!!!

Nga Eklezia mu Uganda ekyali mu kusagambiza olw’essanyu ly’okwaniriza Paapa Leo XIV, ate Abakirisitu baguddemu encukwe bwe bafunye amawulire g’okufa kwa Msgr. Expedito Magembe owa Mt. Sion e Bukalango. Amawulire g’okufa kwa Msgr. Magembe gafulumiziddwa Cansala wa Kampala Archdiocese, Fr. Pius Male Ssentumbwe enkya ya leero. “Ku lwa Ssaabasumba w’essaza lya Klezia ery’e Kampala, Paul … Continue reading Kitalo! Msgr. Expedito Magembe Ow’e Bukalango Afudde!!!