Kitalo! Omuyimbi Daudi Mugema Afudde!!!
Ekisaawe ky’abayimbi ba ‘band’ mu Uganda baguddemu encukwe bwe bafunye amawulire g’okufa kw’omu ku munnaabwe eyafudde mu kiro ekikeesezza olwa leero. Kigambibwa nti Daudi Mugema yafiiridde mu wooteeri e Gulu gye yabadde agenze okusisinkana Gen. Salim Saleh okumusaba obuyambi bw’obujjanjabi olw’obulwadde obumaze ebbanga nga bumubala embiriizi. Gye buvuddeko, Mugema yavaayo n’ategeeza ensi nga bwe yalina … Continue reading Kitalo! Omuyimbi Daudi Mugema Afudde!!!
Copy and paste this URL into your WordPress site to embed
Copy and paste this code into your site to embed