Munna NUP Bakaluba, Ssentebe W’e Mukono Agobye Abadde Omumyukawe Owa NRM Muwummuza

Munnakibiina kya NUP, ssentebe wa disitulikiti y’e Mukono akutte ku nkoona abadde omumyukawe okumala ebbanga lya myaka ena, munnakibiina kya NRM, Hajji Asuman Muwummuza n’amusikiza omuntu omulala. Muwummuza gwe twogeddeko naye ku lukomo lw’essimu akakasizza nga mukamaawe bwe yamuwandiikira n’amulagira okumuddiza woofiisiye obutasukka nga February 24, era nti naye kino kye yakoze mu ngeri ya … Continue reading Munna NUP Bakaluba, Ssentebe W’e Mukono Agobye Abadde Omumyukawe Owa NRM Muwummuza