Olwa Peace Kusasira ne Nakavubu Terunnaggwa, Alangiridde Okuddamu Okwambalagana Naye mu ka Bonna

“Omuwanguzi alina okukwatira NRM bendera alina okuba nga y’asinga obuwagizi mu bantu sso ssi oyo gwe batembeeta obutembeesi. Abantu bampadde obululu misana ng’ensi eraba, ate abakulu ne bakola olukwesikwesi ng’eggombolola emu tebagibaze ne balangiriramu Nakavubu, ekyo siyinza kukikkiriza,” Kusaasira bwe yategeezezza. Olutalo wakati wa Bannakibiina kya NRM abaavuganyizza ku kifo ky’okukwatira kkaadi ekibiina ku kifo … Continue reading Olwa Peace Kusasira ne Nakavubu Terunnaggwa, Alangiridde Okuddamu Okwambalagana Naye mu ka Bonna