Omukazi Ow’obuggya Ayokezza Asidi Maama ne Muwalawe-Amuteeberezza Okumwagalira Bba

Waliwo maama ne muwalawe ow’emyaka 12 baggyiddwa mu ddwaliro e Kayunga nga bavunda olw’ebisago ebyabatuusibwako omukazi obuggya gwe bwalinnya ku mutwe n’abayiira asidi ng’entabwe eva ku musajja. Prossy Awusi omutuuze ku kyalo Kateete ekisangibwa mu ggombolola y’e Kasawo mu disitulikiti y’e Mukono y’agambibwa okukkira Sylvia Achola gw’ateebereza okwagala bba Sunday Mayombwe n’amuyiira asidi ssaako muwalawe … Continue reading Omukazi Ow’obuggya Ayokezza Asidi Maama ne Muwalawe-Amuteeberezza Okumwagalira Bba