Omulambo Gw’ow’emyaka 95 Gulemedde Kungulu, Mbu Klezia Yabba Ekyapa Kyagwo!!!
Omulambo gw’omukyala omukadde ow’emyaka 95 guzimbiridde aba ffamire ye oluvannyuma lw’okulemera kungulu kati wiiki nnamba bukyanga afa okumuziika kukyalemye. Kigambibwa nti omugenzi yaleka ekiraamo ekikambwe eky’obutaziikibwa okutuusa nga Ekereziya Katolika ebawadde ekyapa kye kye yagiteresa. Maria Thereza Nakibuuka 95, ng’abadde mutuuze ku kyalo Nakuwadde Bbira-Lubanyi mu disitulikiti y’e Wakiso omulambo gwe guzimbiridde aba ffamire ng’entabwe … Continue reading Omulambo Gw’ow’emyaka 95 Gulemedde Kungulu, Mbu Klezia Yabba Ekyapa Kyagwo!!!
Copy and paste this URL into your WordPress site to embed
Copy and paste this code into your site to embed