Omuliro e Namirembe! Bp. Banja Agobye Rev. Mereewooma Abakulisitaayo ne Batabuka!

Abakulisitaayo abasabira mu kkanisa ya St. John’s Church of Uganda e Kitegomba mu Kasangati mu disitulikiti y’e Wakiso baabuuse enswa ne beesala akajegere ne boogerera omulabirizi w’e Namirembe, Bp. Moses Banja ebisongovu ng’entabwe eva ku kya Kitaffe mu Katonda kusalawo kugoba musumba waabwe nga tannabugumya na mbooge mu kifo. Rev. Abel Sserwanja Mereewooma yaali wakati … Continue reading Omuliro e Namirembe! Bp. Banja Agobye Rev. Mereewooma Abakulisitaayo ne Batabuka!