Poliisi Eyigga Ssaabakristu Asse Mukaziwe Ng’entabwe Eva ku Bwenzi

Poliisi mu bitundu bya Ssezibwa mu disitulikiti y’e Buikwe eri ku muyiggo gw’omusajja eyavudde mu mbeera n’akuba mukaziwe ku mutwe n’amutta. Kigambibwa nti Ronald Bateganya omuvuzi wa ttakisi ng’era ye Ssaabakristu w’ekisomesa ky’e Busagazi mu Buikwe yakwatidde mukaziwe Betty Kagoya mu bwenzi mbu nga yeegadanga n’asikaali wa bbiici yaabwe n’ava mu mbeera. Kagoya nga ye … Continue reading Poliisi Eyigga Ssaabakristu Asse Mukaziwe Ng’entabwe Eva ku Bwenzi