Eggombolola Ly’e Kyampisi Litegese Omwoleso Gw’eby’obulimi – Gwakumala Ennaku Ssatu

Mulimira yakkaatirizza nti buli mulimi oba omulunzi kye yeetaaga agenda kukisanga mu mwoleso guno omuli n’ensigo ez’embala oba eddagala erifuuyira okuva mu kkampuni ezikola eddagala lino oba ensigo ssaako ezo ezirituusa okuva mu nsi z’ebweru olwo abalimi n’abalunzi basobole okwewala ebicupuli bye baludde nga beekokkola. Abakulembeze mu ggombolola y’e Kyampisi mu disitulikiti y’e Mukono bateeseteese … Continue reading Eggombolola Ly’e Kyampisi Litegese Omwoleso Gw’eby’obulimi – Gwakumala Ennaku Ssatu