Gavumenti Be Yaggyako Ettaka N’eriwa Aba BIDCO Okusimbako Ebinazi nga Tebasasuddwa Banyiivu-Basisinkanye Ababakaba ba Palamenti

Emyaka gigenda mw’ena bukyanga gavumenti okuyita mu kitongole ekivunaanyizibwa ku kulima ebinazi mu ggwanga ekya National Oil Palm Project (NOPP) etwale ettaka ly’abatuuze mu byalo eby’enjawulo e Buvuma n’eriwa yinvesita wa BIDCO n’asenda emmere yaabwe n’ennyumba mwe baasulanga nga tebannaliyirirwa. Bano bagamba nti mu bbanga lino bayise mu kubonaabona okutagambibwa omuli okubulwa ew’okusula nga bali … Continue reading Gavumenti Be Yaggyako Ettaka N’eriwa Aba BIDCO Okusimbako Ebinazi nga Tebasasuddwa Banyiivu-Basisinkanye Ababakaba ba Palamenti