Kitalo! Abazigu Bawambye Omusuubuzi ne Bamutta-Basabye Akakalu ka Kakadde ne Zibula!
“Omulambo gwa Nakazibwa gwasangiddwa nga gutandise okuvunda kyokka ng’abatemu baamufunya nga bamusibye amagulu n’emikono ne bamuziika mu kinnya oluvannyuma lw’okumutta,” Mubiru bwe yategeezezza. Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze bwe bafunye amawulire g’okuttibwa kwa mutuuze munnaabwe abadde omusuubuzi ng’ono yawambibwa abazigu gye buvuddeko ne batandika okukuba amasimu nga bakanda ab’enganda ze ensimbi akakadde kalamba. Eby’embi, ensimbi zino zaabuze … Continue reading Kitalo! Abazigu Bawambye Omusuubuzi ne Bamutta-Basabye Akakalu ka Kakadde ne Zibula!
Copy and paste this URL into your WordPress site to embed
Copy and paste this code into your site to embed