Obulabirizi Bugaanye Omukulu W’essomero Minisitule Gwe Yabusindikidde

Obulabirizi bw’e Mukono bugaanye era ne bugoba omukulu w’essomero omuggya agambibwa nti minisitule y’eby’enjigiriza gwe yasindise okudda mu bigere by’akulira essomero lya Mukono High School ng’ono yatuusizza emyaka egiwummula emirimu gya gavumenti. Fredrick Kawumi Mbaziira ye mukulu w’essomero lya Mukono High School aliwo mu kiseera kino ng’ate minisitule gwe yabadde asindiseeyo ye Richard Katongole ng’ono … Continue reading Obulabirizi Bugaanye Omukulu W’essomero Minisitule Gwe Yabusindikidde