Okutambuza Ekkubo Ly’Omusaalaba Kujjumbiddwa e Mukono

Ng’ayogera eri abakkiriza, Canon Kagoye abategeezezza nti okutambuza ekkubo ly’omusaalaba tebasaanidde kukikola nga kinyumo naye balikozese okukyuka bave mu bikolwa eby’obubbi, obulyake n’agamba nti eky’ennaku kwe kuba nti abamu beejajaamya ne batunka n’okwetunda nga tebabaliridde mibiri gyabwe. Eby’entambula mu kibuga Mukono bikedde kusannyalala ng’ebibinja by’abakkiririza mu Kristu okuli Abakulisitaayo n’Abatakatoliki bakungaanye okutambuza ekkubo ly’omusaalaba ku … Continue reading Okutambuza Ekkubo Ly’Omusaalaba Kujjumbiddwa e Mukono