Pr. Bugembe Akulembeddemu Nnamungi W’abantu Okuyingira mu Mwaka Omupya

Nnamungi w’omuntu yeeyiye mu bungi mu kusaba kw’okumalako omwaka 2024 n’okuggulawo omupya ogwa 2025 ku kkanisa y’omusumba Wilson Bugembe eya The Worship House e Nansana. Pr. Bugembe yasabidde abantu omwaka bagufuniremu ebirungi bingi omuli okuzimba ennyumba, okufuna ensimbi baweerere abaana baana baabwe, okugula emmotoka ez’ebirooto byabwe, okukola bbizinensi n’okuwona ebirwadde ebibatawaanya n’ebirala bingi. Okusinziira ku … Continue reading Pr. Bugembe Akulembeddemu Nnamungi W’abantu Okuyingira mu Mwaka Omupya