The government laboratory report confirms that one of the couple’s three children is not Professor Kateregga’s biological offspring. This did not go down well with the Professor and according to his lawyer Samuel Muhwezi, outside courtroom he was in distress. Iran Launches Waves of Missiles at the “Child-killing Regime” The government laboratory DNA analysis report […]
Ng’akyagenda mu maaso n’okubendabenda n’ebirwadde ebitwalidde ddala ebbanga nga bimugoya okutuusa n’okumutwala e Nairobi okufuna obujjanjabi obw’ekikugu enfunda eziwera, ate Omubaka wa Palamenti omukyala owa Kampala, Shamim Malende n’aba ffamire ye baguddemu encukwe oluvannyuma lw’okufiibwako kitaawe. Jamal Ahmed Sebuta Malende yavudde mu bulamu bw’ensi eno mu kiro ekikeesezza olwa leero. Omubaka Malende obubaka obubika kitaawe […]
“As you train our people, you should also bring these points out clearly, because we have written about them,” President Museveni noted, adding that it’s because of these attributes that the UPDF is now able to maintain peace in Uganda and also export it to neighboring countries such as the Democratic Republic of Congo, Somalia, […]
Iran’s Supreme Leader Ali Khamenei said Israel’s strikes had “initiated a war” and it would not be allowed to do “hit and run” attacks without consequences. DNA Results Ashame Prof. Badru Kateregga’s Estranged Wife Jolly Iran says it has launched waves of ballistic missiles towards Israel in retaliation for a major deadly attack on Tehran’s […]
Nambaziira asinze banne 36 okuva mu Masaza ag’enjawulo nga bwe babadde bavuganya. Ono awereddwa emmotoka kapyata emuyambeko okutuukiriza obuvunanyizibwa obumwolekedde. DNA Results Ashame Prof. Badru Kateregga’s Estranged Wife Jolly Empaka za Nnalulungi w’eby’obulambuzi mu Buganda 2025 zifundikiddwa mu kiro ekikeesezza olwa leero ng’essaza ly’e Buluuli bukya luba nga lwa mmindi lye lizeetisse. Joan Nambaziira, Muzzukulu […]
In the divorce battle between the Kampala University founder, Prof. Badru Kateregga and her estranged wife Jolly, court ordered for a DNA test to prove the paternity of their three children. However, the latest development in the matter shows that the results from the DNA test which was ordered by H/W Opio Charles Kangira, Magistrate Grade […]
Abasatu bano okuli Awunye, Lukooya ne Lugoloobi baakuvuganya mu kamyufu ka NRM okuvaako omu anaakwatira ekibiina bendera ng’oyo gwe bujja okwefuka ne ssentebe wa disitulikiti aliko kati, munna NUP, Rev. Dr. Peter Bakaluba Mukasa, ekibiina kye bwe kinaaba gwe kizzeemu okuwa kkaadi okukikiikirira mu lw’okaano luno. Amaziga Mu Kusabira Ddayirekita W’essomero Abazigu B’emmundu Gwe Batta […]
Omugenzi Godfrey Wayengera yatemuddwa mu bukambwe mu kiro ekyakeesezza ku Lwokubiri lwa wiiki eno nga June 10 omulambo gwe ne gusuulibwa e Namubira okumpi n’oluguudo lw’eggaali y’omukka. Benjamin Gidudu mutabani wa Godfrey Wayengera eyattiddwa abazigu ab’emmundu abaabadde mu byambalo ebyefaananyiriza eby’amagye akaabizza abakungubazi bw’alemereddwa okwogera n’atulika butulisi n’akaaba. Gidudu abadde addiridde mukulu we, Elizabeth Wayengera […]
Relatedly, he is the second LC V Chairman for Kamuli to die in a road mishap, after the late Kaloli Baligeya Isabirye who died together with his wife at Budhumbula along Kamuli-Jinja highway, shortly after his election. Omulambo Gw’ow’emyaka 95 Gulemedde Kungulu, Mbu Klezia Yabba Ekyapa Kyagwo!!! Facts are unfolding indicating that the late Kamuli […]
Omulambo gw’omukyala omukadde ow’emyaka 95 guzimbiridde aba ffamire ye oluvannyuma lw’okulemera kungulu kati wiiki nnamba bukyanga afa okumuziika kukyalemye. Kigambibwa nti omugenzi yaleka ekiraamo ekikambwe eky’obutaziikibwa okutuusa nga Ekereziya Katolika ebawadde ekyapa kye kye yagiteresa. Maria Thereza Nakibuuka 95, ng’abadde mutuuze ku kyalo Nakuwadde Bbira-Lubanyi mu disitulikiti y’e Wakiso omulambo gwe guzimbiridde aba ffamire ng’entabwe […]
