Okusinziira ku ssentebe w’ekyalo, Costa Ndagire, abaagudde mu nnyanja ye Jovan Ssali, ng’ono abadde muyizi mu S.3 ku ssomero lya Kojja Senior Secondary School erisangibwa e Nsanja mu Katosi TC ssaako Livingstone Kyazze. Buziga Country Resort Sauna Explosion Leaves Several Injured Ekikangabwa kigudde mu batuuze ku kyalo Mengo ekisangibwa mu ggombolola y’e Mpunge mu disitulikiti […]
Omulamuzi omusango gwabwe yagwongeddeyo okutuuka nga August 21, 2025 ng’oluvannyuma baddiziddwa mu kaduukulu ka kkooti gye baggyiddwa ne balinnya bbaasi y’amakomera n’ebazza e Luzira. https://youtu.be/zhUk1oyqu6M Abasajja abavunaanibwa emisango egy’enjawulo omuli ogw’okutta n’okubbisa eryanyi eyali omukungu w’ekitongole kya Compassion International Uganda ow’eby’ensimbi, Godfrey Wayengera bazzeemu okusimbibwa mu kkooti ne basomerwa emisango egy’enjawulo. Bano basimbiddwa mu maaso […]
Bano bateebereza nti ono yandiba nga yakubiddwa ababbi ba bodaboda ne bamulumya n’awunga ne babba ne pikipiki ye. Mukono Youth Elections Taken Over by Face-masked Goons Guarded by Police Abatuuze ku kyalo Ttakajjunge ekisangibwa mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono baguddemu encukwe bwe bagudde ku mulambo gw’omusajja atamanyikiddwa mu kitundu nga yakubiddwa n’afa. […]
Abatuuze bagamba nti Tuhaisi abadde mu kazigo ka mukwano gwe ategeerekese nga Mercy gwe yatandika okubeera naye ebbanga eritali ddene wadde ng’ate mbu n’ono abadde ky’aggye afulume eggwanga ate okugenda ku kyeyo mu limu ku mawanga ga Buwalabu. Ekyalo Lweza Ekisangibwa mu Mukono Central Division mu munisipaali y’e Mukono kiguddemu ekyekango omuwala agambibwa nti abadde […]
Natasha agamba nti okunoonyereza kugenda kuddamu ku Mmande, nga basuubira okukwatayo n’abakungu abalala abawera abeenyigira mu mivuyo gino. Embeera eyongedde okubeera ey’obukenke mu bakulu ku kitebe kya disitulikiti y’e Mukono oluvannyuma lwa nnabe eyabaguddemu ku Lwokutaano ku nkomerero ya wiiki ewedde, akakiiko k’amaka g’obwa Pulezidenti akalwanyisa obuli bw’enguzi aka State House Anti-Corruption Unit (SHACU) bwe […]
Okusinziira ku beeby’okwerinda abeenyigidde mu kikwekweto kino, ye Sipiika Nakasi ogumukwasizza kwe kukola nga bbulooka w’okuggya ensimbi ku bantu abaali basaba emirimu. Ssentebe w’akakiiko akagaba emirimu mu disitulikiti y’e Ying. Godfrey Kibuuka Kisuule ne sipiika wa disitulikiti y’e Mukono, Betty Hope Nakasi bakwatiddwa ne baggalirwa ku poliisi e Mukono ng’entabwe eva ku bigambibwa nti bano […]
Bakaluba w’aviiriddeyo nga n’omwaka akakiiko kano tekannaguweza mu woofiisi oluvannyuma lw’okusakasibwa mu mwezi gwa August omwaka oguwedde ogwa 2024. Ssentebe wa disitulikiti y’e Mukono, Rev. Dr. Peter Bakaluba Mukasa akawangamudde bw’ayimirizza akakiiko akagaba emirimu aka District Service Commission mbagirawo. Bakaluba agamba nti ng’entabwe eva ku bigambibwa nti abakatuula ku kakiiko kano babadde beefudde mmo mu […]
Okusinziira ku David Kasirye, ssentebe w’ekyalo Bukambe, Namiiro yamuyise mu kiro ssaawa nga munaana n’amutegeeza nga bwe baabadde balwanye ne bba wabula nga yamukubye bubi nnyo era nga tasuubira nti ku luno anaawona. 92yr-Old Man Found Guilty of Rape, Murder, a Case Committed 60 Years Ago Abatuuze mu bizinga by’e Buvuma baaguddemu entiisa, abafumbo […]
Kkooti ekitegedde nti mu March wa 2025, omwaka guno, Kitimbo yakabasanya omwana ow’obuwala asoma P.6 ng’aweza emyaka 14 n’oluvanyuma n’adduka okwetegula ekibabu. Woman Dies Over Negligence at Mukono Road Construction Site Abasomesa basatu okuva ku somero lya Hope Land Junior school erisangibwa mu munisipaali y’e Lugazi ku kyalo Kitoola basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi w’eddaala erisooka […]
Kkooti ya Kisekwa evunaanyizibwa okusala emisango mu bika by’Abaganda ewadde ensala ku musango ogukwata ku Kasolya mu kika ky’Emmamba. Omutaka James Mubiru Zziikwa V, ono nga ye Gabunga ow’omulundi ogwa 38, kkooti ekakasiza nti ye Gabunga omutuufu era ye musika wa Yosiya Kasozi. Ensala ya kkooti eraga nti; abawawaabirwa omuli Dr. Adams Kimala […]