Kkooti Ya Kisekwa Ewadde Ensala mu Musango Gw’ekika Ky’Emmamba ‘Gabunga’ 

  Kkooti ya Kisekwa evunaanyizibwa okusala emisango mu bika by’Abaganda ewadde ensala ku musango ogukwata ku Kasolya mu kika ky’Emmamba. Omutaka James Mubiru Zziikwa V, ono nga ye Gabunga ow’omulundi ogwa 38, kkooti ekakasiza nti ye Gabunga omutuufu era ye musika wa Yosiya Kasozi.   Ensala ya kkooti eraga nti; abawawaabirwa omuli Dr. Adams Kimala […]

Bishop Worried Over a Clique of People Discouraging Coffee Growing in Buganda

Bukomeko said, “People are closely monitoring to see what is taking place especially at this time when there are individuals who have clearly manifested themselves as being against the Kabaka’s call to grow coffee.” Paternity DNA Report: Prof. Kateregga Loses 1st Front of the Property War With Wife Jolly The Church of Uganda Bishop for […]

Essaza Ly’e Buluuli Lyetisse Empaka Za Nnalulungi W’eby’obulambuzi mu Buganda

Nambaziira asinze banne 36 okuva mu Masaza ag’enjawulo nga bwe babadde bavuganya. Ono awereddwa emmotoka kapyata emuyambeko okutuukiriza obuvunanyizibwa obumwolekedde. DNA Results Ashame Prof. Badru Kateregga’s Estranged Wife Jolly Empaka za Nnalulungi w’eby’obulambuzi mu Buganda 2025 zifundikiddwa mu kiro ekikeesezza olwa leero ng’essaza ly’e Buluuli bukya luba nga lwa mmindi lye lizeetisse. Joan Nambaziira, Muzzukulu […]

Omubaka Nayebare Ayiye Kavu mu Ttiimu Y’Essaza Ly’e Gomba

Nga ttiimu z’amasaza ag’enjawulo ziri mu kwetegeka okwa kaasa mmeeme ng’okuggulawo empaka z’omupiira z’amasaza 2025 kubindabinda, bbo Bannaggomba bali mu kuzina gunteese oluvannyuma lw’omubaka wa palamenti omukyala okubayiwamu omusimbi. Sylvia Nayebare, nga ye mubaka omukyala owa palamenti akiikirira disitulikiti y’e Gomba ttiimu y’essaza agiyiteemu ensimbi obukadde 10. Ensimbi zino zikwasiddwa omuwanika wa ttiimu Livingstone Kasule, […]

Kabaka Agenze Bweru Wa Ggwanga Kusisinkana Basawo Be-Katikkiro

Katikkiro Mayiga ng’ayita ku mikutu gi mugatta bantu yategeezeza nti Kabaka agenze atereera nga ye kennyini Omuteregga bw’azze ategeeza Obuganda mu bubaka bwe obw’enjawulo. NUP Loses Five MPs to Other Political Parties, Mpuuga, Bwanika, Twaha Kagabo Inclusive “Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II azzeeyo ebweu w’eggwanga okusisinkana abasawo be okwongera okumwekebejja okulaba engeri gy’abadde […]

Nnaabagereka Adduukiridde Abafumbo N’obukadde 10

“Nnaabagereka bwe yalaba ng’ababiri bano bakozesezza okumanya kwabwe okuyamba abantu ku kyalo ne mu Ssaza Ssingo, kyamuwa essuubi nti bw’abongeramu amaanyi kyakuyamba abantu abalala okusitula embeera zaabwe nga balabira ku Ssaalongo ne Nnalongo Tom Luzze ne Joan Nnaabagesera,” Mukiibi bw’agambye. Fresh Charges Slapped On Agasirwe, Investigated Over Murder of Kaweesi, Muslim Sheikhs Nnaabagereka wa Buganda, […]

Asiika Obulamu Tassa Mukono, Mweyunire Abasawo Abakugu ne Bwe Watabaawo Kibaluma-Katikkiro

Ng’alutongoza, Katikkiro asabye abantu bagende mu basawo abatendeke yadde nga tebalina kibaluma babakebere bamanye bwe bayimiridde ku bulamu bwabwe n’ategeeza nti “Asiika obulamu tassa mukono”. Facts Emerge as Woman Who Abandoned Child at School Reappears with an Apology Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga akunze Bannayuganda bulijjo okwemanyiizanga okugenda mu basawo babakebere embeera y’obulamu bwabwe […]

Kitalo! Nnaalinnya Gertrude Tebattagwabwe Afudde!!!

“Mbikira Obuganda Nnaalinnya Gertrude Christine Nabanaakulya Tebattagwabwe aseeredde emisana ga leero. Enteekateeka z’okumutereka tujja kuzanjula mu maaso awo,” Obubaka bwa Katikkiro obubuka Nnaalinnya bwe yawandiise ku X. Police Recover 3 Bodies From YY Bus Fatal Accident in Buikwe Obuganda buguddemu ekikangabwa, olw’amawulire ag’ennaku ag’okufa kwa Nnaalinnya Gertrude Christine Nabanaakulya Tebattagwabwe. Katikkiro wa Buganda, Charles Peter […]

Dr. Chapman, Omuzungu Ajjanjabye Amannyo mu Mengo Hospital Emyaka 45 Asiibudde

Obwakabaka bwa Buganda busiimye emirimu gya Dr. Ken Chapman Kigozi Omuzungu abadde omusawo w’amannyo okumala emyaka 45 mu ddwaliro lya Mengo. Katikkiro Charles Peter Mayiga bw’abadde asisinkanye Dr. Chapman n’abakulu okuva mu ddwaaliro abakedde Embuga olwa leero, amwebazizza olw’okutuusa obujjanjabi ate n’okutendeka abantu mu nsonga z’amannyo. Ono era amwebazizza olw’okwagala Obuwangwa bwa Buganda n’atuuka n’okuyiga […]

error: Content is protected !!