Ekiri mu Nyege Nyege Kika – Laba Ebifaananyi Ggwe!!!

0 minutes, 26 seconds Read

Ekivvulu kya Nyege Nyege ekibeera e Jinja buli mwaka buli lukya kyongera okukyusa enkuba, buli mwaka oguyitawo kijja na nkuba mpya.

Eky’omwaka guno ate wamma kibadde kikambwe, abadigize basula batunula nga bazina, kunywa na kulya. Olwaleero lunaku lwa kusatu bukyanga kitandika naye baaba. Abaliyo tebayoya kudda waka. Abadigize okuva mu mawanga ag’enjawulo, abaddugavu n’abazungu bonna bali eyo. Abaana balaze emirimu, hooo, kika…

Let others know by sharing

Similar Posts

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

error: Content is protected !!