Kitalo! Bp. Samuel Balagadde Ssekkadde Afudde!!!

0 minutes, 15 seconds Read

Kitalo! Bp. Samuel Balagadde Ssekkadde Afudde!!!

Ekikangabwa kibuutikidde ekkanisa ya Uganda oluvannyuma lw’okufuna amawulire g’okufa kw’eyali omulabirizi w’e Namirembe eyawummula, Samuel Balagadde Ssekkadde.

Bp. Ssekkadde afudde lwaggulo lwa leero nga October 14, 2024. Kitegereekese nga musajja wa Katonda afiiridde mu ddwaliro e Kisubi. Bp. Ssekkadde yali mulabirizi w’e Namirembe wakati w’omwaka 1994 okutuuka mu 2009.

Let others know by sharing

Similar Posts

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

error: Content is protected !!