Ebivudde mu mipiira gy’Amasaza egizanyiddwa olwa leero;
Kyaddondo 5:0 Buvuma
Kyaggwe 1:0 Mawogola
Buddu 0:1 Busiro
Busujju 0:0 Buluuli
Mawokota 1:0 Bulemeezi
Bugerere 2:1 Buweekula
Ssingo 1:1 Butambala
#MasazaCup2025
Obuwanguzi bwa ttiimu y’e ssaza ly’e Kyaggwe ku Mawogola obwa ggoolo emu ku zeero buwadde Bannakyaggwe essanyu ne babinuka masejjere. Bano basazeeko oluguudo oluva e Kampala okugenda e Jinja ng abwe bazina ne batambula nga tebaagala abagambako. Omupiira guno gunyumidde ku kisaawe kya Bishop S.S mu kibuga ky’e Mukono.
Battle for CEC Position: Tensions High as Speaker Among Puts Kadaga on Tenterhooks
Climate Change Mitigation Clinic to Boost Production Held at MUZARDI