Kitalo! Omuvubuka Atemyeko Omuwala Omutwe Naye Ne Bamutta!!!

Abatuuze e Kibuye mu kibuga Kampala baguddemu encukwe omuvubuka bw’akkakkanye ku muwala baddie aweereza emmere mu woteeri n’amutemako omutwe ne gugwa wali. Omuvubuka ono atannategeerekeka mannya kigambibwa nti olumaze okukola ettemu lino agezezzaako okudduka kyokka ne bamugoba ne bamukuba naye ne bamutta. Poliisi y’e Katwe eyitiddwa emirambo n’egitwala mu ggwanika ly’eddwaliro e Mulago abasawo ookugyekebejja. […]

error: Content is protected !!