Ettemu ku bavuzi ba bodaboda e Mukono ssaako obubbi bwa pikipiki bisitudde buto enkundi nga mu lunaku lumu lwokka, bana be battiddwa mu bukambwe emirambo ne bagisuula mu bidiba. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano, Patrick Onyango, abavuzi ba bodaboda bana be battiddwa mu kiro ekyakeesezza olwaleero ne ku makya ga leero. Onyango […]