However, information leaking to Kyaggwe TV indicates that the two, Eng. Kibuuka and Speaker Nakasi were in Saturday night transferred from Mukono Police Station to some yet unknown detention places as investigations to bring to book more suspects still rages. CUTTING THROUGH HELL: Bringing The Al Shabaab-Torn Somali Land to Ugandans Through Literature Tempers are […]
Natasha agamba nti okunoonyereza kugenda kuddamu ku Mmande, nga basuubira okukwatayo n’abakungu abalala abawera abeenyigira mu mivuyo gino. Embeera eyongedde okubeera ey’obukenke mu bakulu ku kitebe kya disitulikiti y’e Mukono oluvannyuma lwa nnabe eyabaguddemu ku Lwokutaano ku nkomerero ya wiiki ewedde, akakiiko k’amaka g’obwa Pulezidenti akalwanyisa obuli bw’enguzi aka State House Anti-Corruption Unit (SHACU) bwe […]
Reliable sources now reveal that the investigations have expanded beyond the commission, ensnaring intermediaries—including medical officer Dr. Saad Wataba from Lugazi Municipality. A high-level probe into job-for-cash scandals at the Mukono District Local Government has taken another turn. Investigators now are zeroing in on a network of brokers allegedly working hand-in-hand with district officials to […]
Okusinziira ku beeby’okwerinda abeenyigidde mu kikwekweto kino, ye Sipiika Nakasi ogumukwasizza kwe kukola nga bbulooka w’okuggya ensimbi ku bantu abaali basaba emirimu. Ssentebe w’akakiiko akagaba emirimu mu disitulikiti y’e Ying. Godfrey Kibuuka Kisuule ne sipiika wa disitulikiti y’e Mukono, Betty Hope Nakasi bakwatiddwa ne baggalirwa ku poliisi e Mukono ng’entabwe eva ku bigambibwa nti bano […]
Eky’okuba munnakibiina kya NUP, Sipiika wa disitulikiti y’e Mukono, Betty Hope Nakasi tekimulobedde kwambalira munnakibiina munne, Bernard Ssempaka akiikirira ab’e Nakifuma mu kkanso ya disitulikiti y’e Mukono nga n’entabwe kw’eva kwe kugenda mu kkanso ng’ayambadde akakofiira ka NUP akamanyiddwa nga ‘beret’. Ng’akubiriza kkanso, sipiika Nakasi nga naye munnakibiina kya NUP yategeezezza nti kibi nnyo abantu […]
Nakasi era abadde avunaana Ssempaka olw’okusiwuuka empisa, okweyisa ng’ekitagasa n’obutassa kitiibwa mu ntebe ye nga sipiika wa kkanso naye ng’omuntu akubiriza kkanso ya disitulikiti. Poliisi y’e Mukono ekutte n’eggalira kkansala akiika mu kkanso ya disitulikiti lwa kujeema kufuluma mu kkanso mwe yagobwa olw’okusiwuuka empisa. Bernard Ssempaka akiikirira ttawuni kkanso y’e Nakifuma-Naggalama mu kkanso eno y’akwatiddwa […]
Ssenyonjo has also complained of late delivery of drugs to the facility by the Uganda Medical Stores (NMS), which he noted, has led to relentless stock outs, and in effect leading to patients leaving without due treatment as prescribed by the medical staff. Nambooze’s Seat Attracts Tough Challengers Come 2026 A member of Mukono district standing […]
Ensonga z’akakiiko akagaba emirimu aka disitulikiti y’e Mukono (District Service Commission (DSC) ) zirinnye enkandaggo, bakkansala bwe beekumyemu ogutaaka ne bagaana okuyisa bbajeti y’omwaka 2024/2025 okuleka ng’akakiiko kano kateekeddwawo ng’amateeka bwe galambika. Emyaka gisobye mw’esatu bukyanga kakiiko akakadde akagaba emirimu kaggwako kyokka kaweefube alonda akakiiko akapya mu bbanga lino lyonna azzenga agwa butaka. Disitulikiti efiiriddwa […]
Kkansala wa NUP akiikirira Nakifuma-Naggalama TC mu kkanso ya disitulikiti y’e Mukoni agudde ku kyokya amakya ga leero, omukubiriza wa kkanso Betty Hope Nakasi bw’abimusibidde ku nnyindo n’amulagira afulume ng’entabwe eva ku kutambuza kalebula gw’agambye nti taliiko mutwe na magulu. Nakasi asoose kutegeeza kkanso etude ku kitebe kya disitulikiti y’e Mukono nga kkansala Bernard Ssempaka […]