Eyaakava ku Kyeyo Yeesazeesaze Ng’ayagala Okwetta N’asattiza Ekyalo

Abatuuze bagamba nti Tuhaisi abadde mu kazigo ka mukwano gwe ategeerekese nga Mercy gwe yatandika okubeera naye ebbanga eritali ddene wadde ng’ate mbu n’ono abadde ky’aggye afulume eggwanga ate okugenda ku kyeyo mu limu ku mawanga ga Buwalabu. Ekyalo Lweza Ekisangibwa mu Mukono Central Division mu munisipaali y’e Mukono kiguddemu ekyekango omuwala agambibwa nti abadde […]

error: Content is protected !!