Kitalo! Omukozi mu Bbanka Y’obulabirizi Bw’e Mukono Afudde Kikutuko!!!

Obulabirizi bw’e Mukono Buguddemu ekikangabwa oluvannyuma lw’omu ku mukozi mu bbanka y’obulabirizi eya Mukono Diocese SACCO (MUDISACCO) okuva ekikutuko. Florence Nafula abadde omubazi w’ebitabo owa MUDISACCO afiiridde mu ddwaliro lya Mukono Church of Uganda Hospital ng’eno abasawo bategeezezza nti omutima gwesibye ne kimuviirako okufa nga kino kimanyiddwa nga Cardiac arrest. Okusinziira kw’akola ku nsonga z’amawulire […]

Sad! Mukono Diocesan Sacco Accountant Dies

  Fear has gripped the staff of Mukono diocesan Sacco (MUDISACCO) following the sudden death of one the staff members. Florence Nafula, the accountant has this afternoon been confirmed dead at Mukono Church of Uganda Hospital in Mukono town. One of the staff members has told Kyaggwe TV that Nafula’s death is as a result […]

error: Content is protected !!