Ekkubo Ly’omusaalaba: Fr. Mubiru Avumiridde Ebikolwa Eby’ettemu N’obubbi Bw’ettaka Ebicaase

BYA TONNY EVANS NGABO | WAKISO | KYAGGWE TV | Bwanamukulu w’ekigo kya Klezia ekya St. Jude Catholic Parish e Wakiso, Fr. Ronnie Mubiru asabye abakristu mu ggwanga okwefumiitiriza ku bukulu bw’okutambuza ekkubo ly’omusalaaba ng’akabonero  ak’okukomya okunyigiriza bannaabwe. Okutambuza Ekkubo Ly’Omusaalaba Kujjumbiddwa e Mukono Fr. Mubiru asinzidde mu kutambuza kkubo ly’omusaalaba mu kibuga ky’e Wakiso […]

Aba St. Jude Wakiso Beeteekerateekera Misinde Mwe Banaasondera Ez’okuzimba Klezia

BYA TONNY EVANS NGABO | WAKISO | KYAGGWE TV | Enteekateeka z’okudduka  emisinde mubuna byalo  egitegekeddwa ekigo kya St. Jude ziwedde nga gyakubeerawo ku Lwomukaaga lwa wiiki eno nga August 3, 2024. Emisinde gino gigendereddwamu okusonda ensimbi ez’okuzimba Klezia empya ng’omulimu guno gugenda kutwala ebbanga lya myaka esatu nga gutojjera. Bwanamukulu wa St. Jude Catholic […]

error: Content is protected !!