Essaza Ly’e Buluuli Lyetisse Empaka Za Nnalulungi W’eby’obulambuzi mu Buganda

Nambaziira asinze banne 36 okuva mu Masaza ag’enjawulo nga bwe babadde bavuganya. Ono awereddwa emmotoka kapyata emuyambeko okutuukiriza obuvunanyizibwa obumwolekedde. DNA Results Ashame Prof. Badru Kateregga’s Estranged Wife Jolly Empaka za Nnalulungi w’eby’obulambuzi mu Buganda 2025 zifundikiddwa mu kiro ekikeesezza olwa leero ng’essaza ly’e Buluuli bukya luba nga lwa mmindi lye lizeetisse. Joan Nambaziira, Muzzukulu […]

Ebbula Ly’amazzi Lyeyongedde Olw’obutonde Bw’ensi Obususse Okwonoonebwa

BYA TONNY EVANS NGABO | KAMPALA | KYAGGWE TV | Minisitule y’amazzi n’obutondebwensi mu ggwanga eri mu kattu olw’ekizibu ky’ebbbula ly’amazzi mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo nga kino kisinga kukosa bakyala n’abaana. Mu kadde kano, minisitule ekola bwezizingirire okulaba nga ekizibu kino kigonjoolwa. Okusinziira ku bibalo, Banayuganda abawerera ddala obukadde 12 abawangaalira mu byalo nga bakola […]

Ow’e Kyaddondo Asitukidde mu Mpaka Za Nnalulungi wa Buganda Ow’eby’obulambuzi

Munnakyaddondwa yanywedde akendo mu Bannalulungi okuva mu masaza ag’enjawulo mu mpaka ez’akamalirizo ezaabadde ku Hotel Africana ku Lwokutaano. Namale Kisha Ruth okuva mu ssaza lya Kabaka ery’e Kyaddondo ye yasitukidde mu kapyata w’emmotoka oluvannyuma lw’okuwangula empaka za Nnalulungi w’Ebyobulambuzi mu Buganda 2024. Namale eyeddira ekkobe yaddiriddwa Zalwango Miriam okuva mu ssaza ly’e Buddu ate Bisoboka […]

error: Content is protected !!