“I have a good case which would be lost if I engaged in chaos. I continue to ask my supporters out there to keep peaceful as we let the law play its part. At least no one is above the law,” Muyanja stressed. The National Unity Platform (NUP) flag bearer for Mukono district chairperson seat, […]
“Accordingly, as Returning Officer for … MUKONO … Electoral district and in accordance with Section 147 of the Local Governments Act, Cap. 138, I declare … LUKOOYA FRANCIS MUKOOME… who has obtained the largest number of votes to be elected candidate for… MUKONO… Electoral District.” Drama unfolded at Mukono district Electoral Commission tally centre when […]
Ku mulundi guno, ono alangiridde Francis Lukooya Mukoome nti y’awangudde Lukooya n’obululu 52,523 nga Muyanja azze mu kyakubiri n’obululu 52,105 ye Lauben Ssenyonjo abadde ku bwa nnamunigina afunyeeyo obululu 2095. Wabaddewo katemba ku kitebe ky’eby’okulonda e Mukono ekifo kimu ekya ssentebe wa disitulikiti bwe kirangiriddwako abantu babiri ng’owa NUP, Johnson Muyanja Ssenyonga y’asoose okulangirirwa ng’awangudde […]
Bp. Matovu urged the finalists to pray hard instead of lamenting, advising that even in the examination room, they can still pray to the last minute because he noted, God is always ready to answer our prayers regardless of whatever situations we are going through. The retired bishop of Central Buganda diocese, Jackson Matovu has […]
Bp. Matovu said he is among those who open-handedly welcomed Muyanja’s decision to stand for the district chairmanship instead of standing for his earlier bid as a parliamentarian for Mukono South constituency. The retired Anglican Bishop for Central Buganda Diocese, Jackson Matovu has asked voters to elect only time-tested leaders who have shown capability to […]
Buikwe District NUP List of Successful Flag Bearers Released National Unity Platform (NUP) has dumped the Mukono district chairperson, Rev. Dr. Peter Bakaluba Mukasa and awarded the flag for the coming 2026 local government elections to Johnson Muyanja Ssenyonga. The decision to abandon Bakaluba and move with Muyanja has left part of the party supporters […]
Ye Muyanja ategeezezza nti okumujja ku kifo ky’obubaka bwa palamenti okudda ku ky’obwa ssentebe wa disitulikiti si kumussa ddaala kuba ate ye bw’anaawangula aggya kuba atwala kkonsituwensi zonna ennya eza disitulikiti y’e Mukono. Besigye’s Unlawful Arrest Case Against Kenyan Government Given Hearing Date Eby’obufuzi e Mukono bituuse we binyumira! We twogerera nga buli mbuzi etandise […]
Benard Ssembapa ne Julius Nkangi be bamu ku baddidde Nambooze ne bamufuula emboozi okuyita ku mikutu gi mugatta bantu nga bamuvunaana okubeera emabega w’emivuyo gino. Bangi ku Bannamukono omuli n’abakulembeze mu kibiina kya NUP ababadde basalira omubaka wa munisipaali y’e Mukono, Betty Nambooze Bakireke omusango, ku ngeri gye bagamba etali nnambulukufu ekibiina gye kyanaabidde mu […]
Amawulire gano tegayinza kuba malungi n’akatono eri omubaka Nambooze, kuba Bakaluba yamulozaako dda era bw’alangirira olutalo gy’ali, ekiba kimwolekedde aba akimanyi bulungi. Abaganda baagera nti, “Lw’oyagaliza muka kitaawo, lutta nnyonko”, sso nga ne bw’oba ogoba musajja munno, embiro olekamu ezinaakuzza. Wabula omubaka Betty Nambooze Bakireke bw’aba y’omu ku baabadde balima Rev. Dr. Peter Bakaluba Mukasa […]
Ekibuuzo kiri kimu, kati okusalawo kuno kulekawa Bakaluba, NRM yagyabulira n’agenda mu NUP, ate nabo baabo bamunaabidde mu maaso, kiki ky’azzaako, amaaso ku lutimbe. NUP Essaddaase Bakaluba, Kkaadi Baakugiwa Muyanja, Mukono South Maseruka Gwe Bawadde Ng’asinziira ku lukungaana e Nakifuma, amyuka pulezidenti wa NUP mu Buganda Muhammad Muwanga Kivumbi akawangamudde bw’akyasanguzizza nti ng’ekibiina, baasazeewo John […]
