Abatuuze okuva mu disitulikiti ezikola ebbendobendo lya Greater Mukono okuli Mukono, Buikwe, Kayunga n’e Buvuma baakungubagidde eyali ssentebe wa disitulikiti y’e Mukono ow’okusatu mu kiseera nga tennaba kukutulwamu, Christopher Godfrey Kiwanuka Musisi (82) eyafa ku Lwomukaaga ekiro. Bano beegattiddwako Minisita wa gavumenti ez’ebitundu, Raphael Magyezi eyeegasse mu kkanso ey’enjawulo eyabaddemu abakulembeze okuva mu disitulikiti y’e […]
Ku kifo ky’omuwanika, Kivumbi takkiriza balonzi kulonda muwanika wa NRM n’alangirira gw’ayagala, abalonzi ne bataama okukirako enjuki enkubemu ejjinja era ono bamututte talinnya poliisi y’emutaasizza. “Bukalango Will Not Die With Magembe, His Work Must Continue,” Archbishop Ssemogerere Akulira okulonda kwa NRM e Kayunga Jamada Kivumbi amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lw’abalonzi okumupacca empi nga bamulanga kuvuluga kulonda […]