Nga Bannayuganda bali mu keetereekerero k’okuyingira mu ggandaalo ly’ennaku enkulu omuli Christmas n’okumalako omwaka, bangi ku bazze batereka ensimbi mu bibiina eby’enjawulo buno bwe budde obw’okugabana ku kasimbi kaabwe. Mu mbeera eyo, bammemba mu kibiina kya One Family Development Saccolibadde ssanyu jjereere gye bali abakulu abakulembera ekibiina kino bwe babayise ku kabaga akamalako omwaka ne […]
Abatuuze e Kibuye mu kibuga Kampala baguddemu encukwe omuvubuka bw’akkakkanye ku muwala baddie aweereza emmere mu woteeri n’amutemako omutwe ne gugwa wali. Omuvubuka ono atannategeerekeka mannya kigambibwa nti olumaze okukola ettemu lino agezezzaako okudduka kyokka ne bamugoba ne bamukuba naye ne bamutta. Poliisi y’e Katwe eyitiddwa emirambo n’egitwala mu ggwanika ly’eddwaliro e Mulago abasawo ookugyekebejja. […]