Armed Assailants Take Off with Gun, Injure 2 Stabex Fuel Station Attendants

The victims have been identified as Patrick Aliki, a security guard attached to Ultimate Security limited, and Brian Ssentubwe, a pump attendant at Stabex Fuel Station. NUP Teyandabyemu Mugaso-Kati Ndowooza Kuvugunya na Nambooze Zidde Okunywa-Rev. Bakaluba As the insecurity in Mukono district kept on deteriorating day and night, armed assailants on Saturday night stormed Stabex […]

Ssaabalabirizi Kazimba Agobezza Abaweereza mu Kkanisa Eby’obufuzi

Ng’eby’obufuzi bizinzeeko buli kimu mu kiseera kino mu ggwanga, Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Dr. Samuel Stephen Kazimba Mugalu ayimirizza abaweereza okuyingiza eby’obufuzi mu kkanisa. Ssaabalabirizi agambye nti ekkanisa ya buli omu nga tesosola mu langi, emmyufu, eya kyenvu, bbulu, kiragala n’endala ng’omuweereza mu kkanisa bw’atandika okusukkulumyako abamu ku bantu ba Katonda olw’eby’ebigendererwa eby’eby’obufuzi, ekyo kiba […]

Eddwaliro lya Herona Litandise Okulongoosa abalwadde B’amaaso Ag’ensenke ku Bwereere

| MUKONO | KYAGGWE TV | Oluvannyuma lw’okutongoza olusiisira lw’eby’obulamu olulimu okulongoosa abalwadde b’amaaso ag’ensenke ku ddwaliro lya Herona Hospital e Kisoga mu disitulikiti y’e Mukono, okwatandise mu butongole ku Lwomukaaga nga July 27, abalwadde abasoba mu 40 be baakalongoosebwa. Okusinziira ku Dr. Henry Mukalazi omutandisi w’eddwaliro lino, kino bakikoze ng’akabonero ak’okujaguliza awamu ne Kabaka […]

error: Content is protected !!