Ebivudde mu mipiira gy’Amasaza egizanyiddwa olwa leero; Kyaddondo 5:0 Buvuma Kyaggwe 1:0 Mawogola Buddu 0:1 Busiro Busujju 0:0 Buluuli Mawokota 1:0 Bulemeezi Bugerere 2:1 Buweekula Ssingo 1:1 Butambala #MasazaCup2025 Obuwanguzi bwa ttiimu y’e ssaza ly’e Kyaggwe ku Mawogola obwa ggoolo emu ku zeero buwadde Bannakyaggwe essanyu ne babinuka masejjere. Bano basazeeko oluguudo oluva e Kampala […]

Amasaza gombi, Buvuma ne Bugerere gaaweereddwa ekibonerezo okuva mu maka gaago gagende ku bugenyi gye gaba gakyaliza emipiira gyago egiddako. 24yr-Old Medic Kills 45yr-Old Pregnant Girlfriend For Refusing to Abort Oluvannyuma lw’okulwagana wakati w’abawagizi okuli ab’essaza ly’e Buvuma n’e Bugerere mu mupiira gwe baasamba Ssabbiiti ewedde, olukiiko olufuga empaka z’amasaza luvuddeyo ne lubonereza amasaza gombi. […]
Delivering the Kabaka’s message, Prince Daudi Chwa said that research has revealed that Buganda subjects are very sick and in need of medical services, hence the ongoing medical camps in the monarchy. Kabaka Foundation, a Buganda Kingdom health and social development entity, together with the Jubilee Insurance Company, have formalized a joint health policy insurance […]
Emipiira gy’amasaza ga Buganda 2025 mu bibinja eby’enjawulo gigguddewo wiikendi eno okuva eggulo ku Lwomukaaga ne leero ku Ssande. Ebivudde mu mupiira egisoose biraga nti muvuddemu ggoolo 13 mu mizannyo 9. Kabula 0-0 Ssingo Ssese 0-2 Buluuli Kyaddondo 1-0 Bulemeezi Mawokota 2-1 Buweekula Kyaggwe 2-0 Kooki Busujju 1-0 Busiro Bugerere 1-1 Buvuma Mawogola 1-0 Butambala […]
The Ssekiboobo (Mengo chief for Kyaggwe) Vincent Matovu Bintubizibu has clarified that Mengo will not support political aspirants known to be blocking Buganda programmes and those neglecting to support the known major issues at the forefront in the struggle to restore the monarchy’s glory. “We are headed for political campaigns but nobody should invite us […]
BYA WILBERFORCE KAWERE Minisita wa Ssaabasajja Kabaka avunanyizibwa ku gavumenti ez’ebitundu, okulambula kw’Omutanda n’abantu abali ebweru wa Buganda, Joseph Kawuki alabudde abaweereza mu Bwakabaka n’okusingira ddala abaami obutageza kuva ku mulamwa nga bakola emirimu mu ngeri eya gadibengalye n’okukola ebyo ebibaweebula ng’okutunda ettaka ly’Obwakabaka. Okulabula kuno, Minisita Kawuki abadde Kyaggwe mu Katende Gardens e Kalagi […]
Omwami wa Kabaka atwala essaza ly’e Kyaggwe, Ssekiboobo Vincent Matovu Bintubizibu atenderezza omukulu w’essomero lya St. Balikuddembe S.S Kisoga, Lydia Lukwago Kagoya olw’omulimu ogw’amaanyi gw’akoze mu ssomero lino emyaka emitono gye yaakamala ng’omukulu waalyo. Ssekiboobo agamba nti nga Munnakyaggwe amaze emyaka mu kitundu kino, mu myaka egikunukkiriza mu 30 essomero lino gye limaze abadde aliraba […]
Buddu clinched the Masaza Cup title on Saturday, defeating Kyaggwe 1-0 in a hard-fought final at Mandela National Stadium, Namboole. This year’s final marked the first return of the Masaza Cup to Namboole since 2019 when Bulemeezi claimed a 1-0 win over Busiro. The match saw a spirited crowd, with Buddu supporters dominating the stands […]
Essaza lya Buddu liwangudde ery’e Kyaggwe mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2024. Omuzannyi Micheal Walaka y’ateebedde Buddu ggoolo emu yokka mu kitundu ekisooka, ng’eno gye bazibidde okumalako eddakiika 90. Essaza ly’e Buddu lyakawangula ekikopo ky’Amasaza emirundi kati esatu ng’ogwasooka gwali gwa 2016, 2021 ne 2024. Ddyo essaza ly’e Kyaggwe guno gwe mulundi gwe lisookedde ddala […]
Empologoma ya Buganda, Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okggulawo omupiira gw’amasaka ng’amasaza okuli Kyaggwe ne Buddu geemala eggeyangana mu ffayinolo y’Amasaza ga 2024 eyindira mu kisaawe e Namboole. Abantu ba Kabaka ababemberedde mu kisaawe kyonna babuze okufa essanyu emizira ne gisaanikira ekisaawe kyonna nga balaba ku Mpologoma. Mu kiseera kino omupiira guno gumaze okuggyibwako […]