Matia Nixon Ocheng alangiriddwa okukwatira ekibiina kya NRM ku kifo ky’obwa ssentebe bwa disitulikiti y’e Buvuma oluvannyuma lw’okuwangula akamyufu. William Kanyike, akulira okulonda kwa NRM e Buvuma ye yalangiridde Ocheng ku buwanguzi oluvannyuma lw’okufuna obululu obusinga obungi, 11,520 n’addirirwa Mathias Ssemanda ku bululu 8,564, Allan Mugisha ku bululu 6,511, Yunusu Maganda 4716. Lukooya Amezze Awuye […]