Abakulembeze B’e Mukono ne Buikwe Bakungubagidde Eyali Ssentebe wa Disitulikiti Kiwanuka Musisi

Abatuuze okuva mu disitulikiti ezikola ebbendobendo lya Greater Mukono okuli Mukono, Buikwe, Kayunga n’e Buvuma baakungubagidde eyali ssentebe wa disitulikiti y’e Mukono ow’okusatu mu kiseera nga tennaba kukutulwamu, Christopher Godfrey Kiwanuka Musisi (82) eyafa ku Lwomukaaga ekiro. Bano beegattiddwako Minisita wa gavumenti ez’ebitundu, Raphael Magyezi eyeegasse mu kkanso ey’enjawulo eyabaddemu abakulembeze okuva mu disitulikiti y’e […]

error: Content is protected !!