Omugagga Adduukiridde Abantu N’ettu Lya Christmas

Bya Abu Batuusa Kaabadde kayisanyo ku kkampani ya Tubagaliza Property Services e Nansana ng’eddiza ku ba kkasitoma baayo abaakunukkirizza mu 500 n’ebintu bya Ssekukkulu. Bano era baawadde ne ba ssentebe b’ebyalo abasoba mu 10 amatooke, enkoko kwossa n’ebbaasa era bano baasiimye enteekateeka eno ne bagamba nti baba kitundu mu mulimu gw’okugula ettaka nga n’olw’ekyo ono […]

Japanese Humanitarian NGO Ashinaga Uganda Marks 25 Years Anniversary

A Ugandan non-governmental organisation based in Nansana, Wakiso district, giving all-round support and education to orphans in the area has marked 25 years of humanitarian services to Ugandans. Ashinaga Uganda works in collaboration with Ashinaga Japan and has in the period of its existence supported over 800 children, some of whom have been awarded opportunities for specialized […]

Ssabasumba Ssemwogerere Mwenyamivu Olw’obunkenke Obususse mu Ggwanga

BYA TONNY EVANS NGABO NANSANA | KYAGGWE TV | Omulangira wa Klezia, Ssaabasumba w’essaza ekkulu ery’e Kampala, Paul Ssemwogerere alaze okutya n’okunyolwa olw’ebikolwa ebikuumira abantu ku bunkenke ebyogera mu ggwanga buli lukya. Ssaabasumba agamba nti abantu mu ggwanga basusse okuliisa bannaabwe akakanja ne bababuzaako obwekyusizo nga buli kadde babakuumira ku bunkenke. Okwogera bino, Ssaabasumba abadde […]

NEMA be Yasenda mu Lubigi Balidde Matereke N’abakulembeze Baabwe Lwa Mmere

| KYAGGWE TV |NANSANA-GANDA | Abamu ku bantu abaamenyerwa amayumba gaabwe mu kikwekweto kya NEMA mu Lubigi batabuse n’abakulembeze baabwe ng’entabwe eva ku mmere bano gye babadde babatwalidde okubaduukirira mu mbeera gye balimu. Bano ababadde abakaawu ng’omususa baayambalidde abakulembeze baabwe nga bakulembeddwamu kkansala w’ekitundu kino Abu Batuusa awamu n’abakulembeze abalala ng’obuzibu bwavudde ku buyambi bw’emmere […]

Amasasi ne Ttiya Ggaasi Bonyoose Nga Poliisi Egumbulula LOP Ssenyonyi ne Banne mu Lubigi

BYA TONNY EVANS NGABO Poliisi n’amajje bikubye amasasi mu bbanga ssaako omukka ogubalagala  nga balemesa  akulira oludda oluvuganya mu paalamenti, Joel Ssenyonyi ssaako ababaka ba palamenti wamu n’abakulembeze abalala ababadde bagenze okulaba  abatuuze  mu Lubigi  ekisangibwa mu munisipaali y’e Nansana ekitongole ekivunaanyizibwa ku buttonde bw’ensi ekya NEMA be baamenyedde amayumba  gaabwe n’ebintu ebirala omuli ne […]

Police Fire Teargas, Live Bullets to Stop Ssenyonyi from Touring the NEMA Eviction Wreckage in Lubigi

Police and the army on Monday afternoon fired live bullets and teargas to disperse a gathering at Lubigi swamp in Nansana Municipality, Wakiso district where the National Environment and Management Authority (NEMA) has been evicting residents since May 27, 2024. Police and the soldiers intervened to disperse the gathering shortly after the arrival of politicians […]

Ab’eby’okwerinda Basattizza Abakedde Okugenda Okusaba mu Makanisa e Nansana

Waabaddewo obunkeke ku Ssande ku makya ab’eby’okwerinda ab’alwanyisa obutujju n’okutega bbomu bwe baasanzeeko amakanisa ag’enjawulo mu bitundu mu munisipaali y’e Nansana nga bateebereza nti wandibeerawo abaagatezeemu bbomu. Bano baalemesezza abantu abaabadde bakedde okugenda mu kusaba okuyingira mu makanisa ne bagasalako n’embwa ezikonga olusu ne bayaza buli wamu ng’embeera eno yatadde abakkiriza ku bunkenke n’abasumba abatwala […]

error: Content is protected !!