Nambooze Avuddeyo Ku By’okumma Bakaluba Kkaadi ya NUP-Agumusalidde!

Benard Ssembapa ne Julius Nkangi be bamu ku baddidde Nambooze ne bamufuula emboozi okuyita ku mikutu gi mugatta bantu nga bamuvunaana okubeera emabega w’emivuyo gino. Bangi ku Bannamukono omuli n’abakulembeze mu kibiina kya NUP ababadde basalira omubaka wa munisipaali y’e Mukono, Betty Nambooze Bakireke omusango, ku ngeri gye bagamba etali nnambulukufu ekibiina gye kyanaabidde mu […]

Police Block Thanksgiving Service Organized by NUP Aspirant

Police however, rounded them up at Mpumudde Estates Primary School, informing them on how they were never informed about the thanksgiving. Nursing School Director Severely Canes Man For Illegally Visiting Girlfriend in College Police in Kiira region on Sunday blocked a thanksgiving event organized in Jinja City by National Unity Platform (NUP) member, Suleiman Namwoza. […]

Biki Ebiviiriddeko Bakaluba Obuzibu Abakulu mu NUP Okutuuka Okwetakkuluzaako?

Ekibuuzo kiri kimu, kati okusalawo kuno kulekawa Bakaluba, NRM yagyabulira n’agenda mu NUP, ate nabo baabo bamunaabidde mu maaso, kiki ky’azzaako, amaaso ku lutimbe. NUP Essaddaase Bakaluba, Kkaadi Baakugiwa Muyanja, Mukono South Maseruka Gwe Bawadde Ng’asinziira ku lukungaana e Nakifuma, amyuka pulezidenti wa NUP mu Buganda Muhammad Muwanga Kivumbi akawangamudde bw’akyasanguzizza nti ng’ekibiina, baasazeewo John […]

NUP Esaddaase Bakaluba, Kkaadi Baakugiwa Muyanja, Mukono South Maseruka Gwe Bawadde

Bw’abadde ku mukolo ogutegekeddwa omubaka wa palamenti owa Nakifuma, Fred Ssimbwa Kaggwa olw’eggulo lwa leero ku Lwomukaaga nga July 26, 2025, Muwanga Kivumbi ategeezezza nti bamaze ebbanga nga boogerezeganya ne Muyanja ng’era gye byaggweredde ng’akkirizza okulekera Maseruka kkaadi. Mengo Shuns Museveni’s Groundbreaking of State-Funded sh58bn Buganda Clan Heads Building Ekibiina kya National Unity Platform (NUP) […]

Daughter to Besigye’s Co-Accused Joins Politics to Fight Unfriendly Laws

As of now, a cross section of politicians from many parties have expressed interest in running for Malende’s parliamentary seat. Some of them include; Zahara Luyirika, the Kampala Capital City Authority (KCCA) speaker of NUP, Winfred Nankandi (NUP), Amina Nanziri Lukanga, former Resident City Commissioner for Kampala, expressed interest in the NRM party ticket. UPDF Soldier […]

Ex-CID spokesperson Twiine Out on Bail, as NUP’s Noah Mutwe Remains in Detention

Prosecution also alleges that Twiine referred to General Muhoozi Kainerugaba, the Chief of Defence Forces, as a “fat pig and a crook”; General James Birungi as “a crook and a killer”; and shared claims that the Bahima are “killers”—statements alleged to promote tribal hostility.  92yr-Old Man Found Guilty of Rape, Murder, a Case Committed 60 […]

Omuyimbi Stecia Mayanja Yeesozze Olwokaano Lw’ebyo’obufuzi Mu Kampala

Omuyimbi w’ennyimba za ‘band’ era ez’omukwano, Hajjat Stecia Mayanja alangiridde nga bwe yeesozze olwokaano lw’eby’obufuzi. Stecia Mayanja agamba nti ayagala kuvuganya ku kifo kya mubaka wa palamenti eky’omukyala akiikikirira ekibuga Kampala. “Kino si kirooto, bino byaddala,” Stecia bwe yategeezezza ng’ayita ku mukutu ku mugatta bantu ogwa Facebook. Stecia w’aviiriddeyo nga ky’aggye akole ekivvulu ekyasudde n’ennyenje […]

error: Content is protected !!