Nambooze Avuddeyo Ku By’okumma Bakaluba Kkaadi ya NUP-Agumusalidde!

Benard Ssembapa ne Julius Nkangi be bamu ku baddidde Nambooze ne bamufuula emboozi okuyita ku mikutu gi mugatta bantu nga bamuvunaana okubeera emabega w’emivuyo gino. Bangi ku Bannamukono omuli n’abakulembeze mu kibiina kya NUP ababadde basalira omubaka wa munisipaali y’e Mukono, Betty Nambooze Bakireke omusango, ku ngeri gye bagamba etali nnambulukufu ekibiina gye kyanaabidde mu […]

NUP Esaddaase Bakaluba, Kkaadi Baakugiwa Muyanja, Mukono South Maseruka Gwe Bawadde

Bw’abadde ku mukolo ogutegekeddwa omubaka wa palamenti owa Nakifuma, Fred Ssimbwa Kaggwa olw’eggulo lwa leero ku Lwomukaaga nga July 26, 2025, Muwanga Kivumbi ategeezezza nti bamaze ebbanga nga boogerezeganya ne Muyanja ng’era gye byaggweredde ng’akkirizza okulekera Maseruka kkaadi. Mengo Shuns Museveni’s Groundbreaking of State-Funded sh58bn Buganda Clan Heads Building Ekibiina kya National Unity Platform (NUP) […]

error: Content is protected !!