Abawuliriza ba Radio Dunamis FM esangibwa mu kibuga Mukono nga bayita mu kibiina mwe beegattira ekya Strong Signal badduukiridde abakazi abali embuto n’abo abamaze okuzaala ku ddwaliro lya Mukono General Hospital n’ebikozesebwa okusobola okubayamba okuyita mu mbeera eno obulungi. Bano nga bakulembeddwamu Ssaava Stephen Mutebi Junior akola pulogulaamu y’Ensi mu Kattu ku Dunamis Radio badduukiridde […]