Emipiira gy’amasaza ga Buganda 2025 mu bibinja eby’enjawulo gigguddewo wiikendi eno okuva eggulo ku Lwomukaaga ne leero ku Ssande.
Ebivudde mu mupiira egisoose biraga nti muvuddemu ggoolo 13 mu mizannyo 9.
Kabula 0-0 Ssingo
Ssese 0-2 Buluuli
Kyaddondo 1-0 Bulemeezi
Mawokota 2-1 Buweekula
Kyaggwe 2-0 Kooki
Busujju 1-0 Busiro
Bugerere 1-1 Buvuma
Mawogola 1-0 Butambala
Buddu 1-0 Gomba
#MasazaCup2025