author

Ab’e Kyaggwe, Buddu ne Kyaddondo Bakiise Embuga, Oluwalo Lwa Bukadde 35 Lwe Lutikkuddwa

  | KYAGGWE TV | MMENGO | Abaganda baagera nti “akiika embuga amanya ensonga.” Na bwe kityo, Bannakyaggwe abasibuka mu ssaza ly’e Kyaggwe, Bannabuddu abava e Buddu ne Bannakyaddondwa ab’e Kyaddondo baakiise embuga ku kitebe ekikulu eky’Obwakabaka bwa Buganda ku Bulange e Mmengo ne batwala oluwalo.  Bano bavuddemu omugatte gwa ssiringi za Uganda obukadde 35 […]

RDC Alabudde Bannamwandu Okwewala Okuwasiza Abasajja mu Nnyumba za Babbaabwe

BYA TONNY EVANS NGABO | KYAGGWE TV | WAKISO | Bannamwandu mu disitulikiti y’e Wakiso balaze enyiike gye bayitamu olw’abantu naddala ab’enganda za babbaabwe ababakkakkanako ne babatulugunya omuli n’okubagoba mu maka gaabwe amangu ddala nga baakafiirwa babbaabwe. Bano bagamba nti oluusi n’abaana babeefuulira ne babagoba mu by’obugagga bye baba baakolera ne babbaabwe nga bakyali balamu […]

Ekibiina kya NUP Kidduukiridde Ab’e Lubigi NEMA be Yamenyedde Amayumba 

BYA ABU BATUUSA | KYAGGWE TV | NANSANA | Abantu be Nansana mu Lubigi NEMA be yasendedde amayumba n’okwonoonera ebintu ng’ebalanga kwesenza mu Lutobazzi bafunye ku buweerero ssaabawandiisi w’ekibiina kya National Unity Platform (NUP) David Lewis Lubongoya bw’abakubyeko obuyambi bw’emmere.  Abantu bano okubadde abakadde n’abaana babadde bamaze ennaku nga balaajana eri abazirakisa nga basaba okudduukirirwa […]

William Ruto, Kenya’s President Faces Tough Choices After Day of Bloodshed

After a day of protest, turmoil and bloodshed, Kenyan President William Ruto addressed the nation with a message of sadness and strength on Tuesday. Saying “legitimate” protests against his policies had been “hijacked by a group of organised criminals,” he warned his government would use all means at its disposal to prevent a repeat of […]

Italy Stuns Croatia, Spain Advances With Perfect Record in Euro 2024

Mattias Zaccagni’s last-grasp 1-1 equalizer against Croatia sent reigning champion Italy through the Euro 2024 group stage while Spain capped a perfect Group B run with 1-0 win over Albania in the last round of group play on Monday. Croatia started offensively minded knowing that only a win would see it progress into the round […]

Kitalo! Akulira Essudiro Ly’amafuta Yeekubye Essasi Erimuttiddewo!!!

  | KYAGGWE TV | MUBENDE | Abakozi ku ssundiro ly’amafuta baaguddemu ekikangabwa mukama waabwe bwe yavudde mu buntu n’akwata emmundu ne yeekuba essasi eryamuttiddewo. Entiisa eno yagudde ku ssundiro ly’amafuta li Oil Energy ku kyalo Kisekende mu disitulikiti y’e Mubende, Allan Okello bwe yeekubye essasi mu mutwe n’afiirawo. Okusinziira ku bakozi banne, baategeezezza nti […]

error: Content is protected !!