The President noted that because of peace brought by the NRM government, a lot of development including good roads, industries, among others have been achieved in Buganda and Uganda in general. President Yoweri Kaguta Museveni last evening met and discussed a wide range of developmental issues with the National Resistance Movement (NRM) Buganda Parliamentary Caucus […]
Ebivudde mu mipiira gy’Amasaza egizanyiddwa olwa leero; Kyaddondo 5:0 Buvuma Kyaggwe 1:0 Mawogola Buddu 0:1 Busiro Busujju 0:0 Buluuli Mawokota 1:0 Bulemeezi Bugerere 2:1 Buweekula Ssingo 1:1 Butambala #MasazaCup2025 Obuwanguzi bwa ttiimu y’e ssaza ly’e Kyaggwe ku Mawogola obwa ggoolo emu ku zeero buwadde Bannakyaggwe essanyu ne babinuka masejjere. Bano basazeeko oluguudo oluva e Kampala […]
Eyali omwami wa Kabaka ow’essaza ly’e Kyaddondo, Kaggo Tofiri Malokweza Kivumbi afudde. Kaggo abadde mutuuze ku kyalo ky’e Nabweru. Amawulire g’okufa kw’eyali Kaggo gasaasaanyiziddwa meeya w’e Kawempe, Emmanuel Sserunjoji Oweddembe. Kaggo Tofiri afiiridde ku myaka 96. Ono yali musirikale wa Paapa mu Eklezia Katolika. Ssaabasajja Kabaka yasiima n’amuwa ejjinja ery’omuwendo ng’olw’obuweereza bwe obulungi eri Obwakabaka […]

Amasaza gombi, Buvuma ne Bugerere gaaweereddwa ekibonerezo okuva mu maka gaago gagende ku bugenyi gye gaba gakyaliza emipiira gyago egiddako. 24yr-Old Medic Kills 45yr-Old Pregnant Girlfriend For Refusing to Abort Oluvannyuma lw’okulwagana wakati w’abawagizi okuli ab’essaza ly’e Buvuma n’e Bugerere mu mupiira gwe baasamba Ssabbiiti ewedde, olukiiko olufuga empaka z’amasaza luvuddeyo ne lubonereza amasaza gombi. […]
Delivering the Kabaka’s message, Prince Daudi Chwa said that research has revealed that Buganda subjects are very sick and in need of medical services, hence the ongoing medical camps in the monarchy. Kabaka Foundation, a Buganda Kingdom health and social development entity, together with the Jubilee Insurance Company, have formalized a joint health policy insurance […]
Akawungeezi ka leero, omumyuka wa Ssekiboobo asooka, Moses Ssenyonjo atuuse mu maka g’omugenzi e Mayirikiti okusaasira ku b’oluganda, abako n’ab’emikwano ssaako abataka. Effujjo mu Kulonda Kw’abavubuka e Mukono-Aba NRM Bapangisizza Bakifeesi ne Bakuba Aba NUP Abatuuze mu ggombolola ya Kabaka ey’e Ngogwe mu ssaza ly’e Kyaggwe mu disitulikiti ey’e Buikwe bali mu kiyongobero olw’amawulire g’okuviibwako […]
Kagoya has praised the Kabaka for unequalled mobilization of communities in areas of immunization, and added that in the long run, this has been healthy for the education sectors because she observed, it is healthy children that can pursue education. As the rest of Ugandans join Buganda Kingdom to celebrate the monarch’s 32nd coronation anniversary today, […]
Kabaka; “Akaseera ketuyingidde ak’eby’obufuzi gwe gumu ku miwaatwa eminene abalabe ba Buganda mwe batera okuyitira, mbasaba mubeere bagumu era abantu ab’engeri eyo mubeekengere.” Kabaka wa Buganda, Ronald Muwenda Mutebi II alabudde abantu mu Buganda okwewala abantu abeerimbika mu mateeka agaayisibwa n’ekigendererwa okunafuya Buganda b’agamba nti bano abalabye emirundi mingi nga beefunyiridde okunafuya n’okunyigiriza abantu mu […]
The building to be called LWATTAMU House which is to cost sh58bn, funded by President Museveni, is intended to help Buganda clans get a source of income to improve their welfare, and to have a hub for easier internal communication of the clan heads and their members. UWA Manager Faces Anti-Corruption Investigations Over sh47m Extortion […]
Ng’ayogera oluvannyuma lw’okutongoza alipoota eno, Katikkiro Mayiga yayambalidde abakuuma ddembe abasussizza okwenyigira mu bikolwa eby’okutyoboola eddembe ly’obuntu ku bannansi ate bano be baandibadde bawa obukuumi. “Abantu abasoba mu mitwalo 36 be baagobeba ku ttaka omwaka oguwedde nga n’eby’embi, ne gye buli eno tebafunanga we beegeka luba. Emisango 89 gye gyaloopebwa nga gyekuusa ku kutulugunya nga […]