Kitalo! Maama Wa Suuna Ben Ow’Ebinyaanyanyaanya Afudde!

0 minutes, 16 seconds Read

Munnamawulire Suuna Ben abasinga gwe bamanyi ng’ow’ebinyaanyanyaanya afiiriddwa maamawe. 

Maama wa Suuna Ben gw’asinga okwogerako nga Muky. Kayondo afudde mu kiro ekikeesezza olwa leero.

Suuna Ben akola ku Radio Bukedde amawulire g’okufa kwa maamawe akuyisizza ku mukutu gu mugatta bantu ogwa Facebook enkya ya leero.

“Wumula mirembe maama wange, gwe abadde buli kimu kyange!!! 😭😭😭,” bw’agambye.

Let others know by sharing

Similar Posts

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

error: Content is protected !!