Ssaabasumba Asabye Bannayuganda Okudduukirira Abafiiriddwa Abaabwe e Kiteezi

BYA TONNY EVANS NGABO NAMUGONGO | KYAGGWE TV | Ssaabasumba w’essaza lya Klezia ekkulu ery’e Kampala, Paul Ssemogere asaasidde abantu abaafiiriddwa abantu baabwe kasisiro w’e Kiteezi be yabuutikidde ku Lwomukaaga lwa wiiki ewedde ate ne bafa n’ebintu ebiwerera ddala ne bitokomoka. Ssaabasumba okwogera bino yasinzidde mu kitambiro kya mmissa ekyabaddemu okukuza olunaku lw’abaana Bannakizito mu […]

Abalamazi Bakyakonkomalidde e Namugongo Lwa Kubulwa Ntambula

BYA TONNY EVANS NGABO Omuwendo gw’abalamazi abakyakonkomalidde ku kiggwa ky’abajulizi e Namugongo gugkyali munene wadde ng’emikolo egy’okulamaga gyakomekkerezeddwa olunaku lw’eggulo ku Mmande nga June 3, 2024. We bwakeredde ku Lwokubiri ku makya, ng’abakulira ekifo kino bakola butaweera okulaba nga abantu bano baddayo mu byalo byabwe gye byavudde. Kyaggwe TV yakitegeddeko nti abamu ku balamazi bano […]

Ensimbi Obukadde 600 ze Zikyetaagibwa Olw’entambuza Ennungi Ey’emikolo Gy’okulamaga e Namugongo

BYA TONNY EVANS NGABO Ng’ebula ssaawa busaawa okutuuka ku lunaku mulindwa olwa June 3, olw’okulamaga ku kiggwa ky’Abajulizi e Namugongo, ekkanisa ya Uganda ekyetaaga ensimbi eziwerera ddala obukadde 600 okusobola okumaliriza buli kimu  ekyetaagisa mu kaweefube w’okuteekateeka emukolo gy’okulamaga. Bw’abadde ayogerako ne bannamawulire ku kijjukizo  ky’Abajulizi Abakulisitaayo e Namugongo, Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Dr Stephen […]

error: Content is protected !!