Abaliko Obulemu Basabye Abalamuzi Okuwa Ebibonerezo Ebikakali Abasajja Ababasobyako

Abakulembeze b’abantu abaliko obulemu ku mitendera egy’enjawulo beegayiridde abalamuzi n’abakulembeze mu ssiga eddamuzi bulijjo okugololanga ettumba bakaggw’ensonyi abakabasanya abantu abaliko obulemu. Bano bagamba nti bamaddugaddenge bano baviiriddeko bannaabwe bangi okusiigibwa siriimu wamu n’okufunyisa embuto abatanneetuuka. Omumbejja Mazzi Deborah  Nakayenga akiikirira abaliko obulemu ku lukiiko lwa disitulikiti y’e Wakiso asinzidde ku Kolping Hotel mu Kampala mu […]

error: Content is protected !!