BYA ABU BATUUSA Abatuuze ku kyalo Kyebando-Nsumbi baakufuna ku buweerero oluvannyuma lw’omu ku bavubuka abateeberezebwa okuba nti babadde babasuza ku tebuukye nga bamenya amayumba n’amaduuka ne bababba okukubibwa amasasi agamuttiddewo. Ono akubiddwa mu kikwekweto ekikoleddwa mu kiro ssaawa kkumi n’ekitundu ng’obudde busasaana. Omuvuka akubiddwa amasasi ategerekeseko lya Ronald ng’abadde avuga bodaboda ku siteegi ya Sheikh […]